Abalam 9:56 - Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya56 Katonda bw’atyo n’awalana eggwanga olw’obutali butuukirivu bwa Abimereki, olwa Abimereki okutta abaana ba kitaawe, abooluganda nsanvu. See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI56 Katonda bwatyo bweyawalana eggwanga ku Abimereki, olw'ekikolwa kyeyakola eky'okutta baganda be ensanvu (70). See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya56 Katonda bwe yawalana bw'atyo obubi bwa Abimereki, bwe yakola kitaawe, kubanga yatta baganda be nsanvu: See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU56 Katonda bwe yaweera bw'atyo ekibi Abimeleki kye yakola ku kitaawe ng'atta baganda be ensanvu; See the chapterLuganda DC Bible 200356 Katonda bw'atyo bwe yasasula Abimeleki olw'omusango gwe yazza ku kitaawe ng'atta baganda be ensanvu. See the chapterLuganda Bible 200356 Katonda bw'atyo bwe yasasula Abimeleki olw'omusango gwe yazza ku kitaawe ng'atta baganda be ensanvu. See the chapter |