Online Bible

- Advertisements -




Abalam 9:5 - Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

5 N’alaga mu nnyumba ya kitaawe mu Ofula n’addira baganda be, batabani ba Yerubbaali nsanvu n’abattira ku jjinja. Naye omu ku baana abo omuto ayitibwa Yosamu mutabani wa Yerubbaali, n’adduka ne yeekweka.

See the chapter Copy

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

5 N'agenda mu nnyumba ya kitaawe mu Ofula, n'attira baganda be ensanvu (70) batabani ba Yerubbaali ku jjinja limu, naye Yosamu mutabani wa Yerubbaali omuto n'awona; kubanga yeekweka.

See the chapter Copy

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

5 N'agenda mu nnyumba ya kitaawe mu Ofula, n'attira baganda be batabani ba Yerubbaali, be bantu ensanvu, ku jjinja limu: naye Yosamu mutabani wa Yerubbaali omuto n'afikkawo; kubanga yeekweka.

See the chapter Copy

BIBULIYA ENTUKUVU

5 N'ajja mu nnyumba ya kitaawe e Ofura n'atta baganda be ensanvu, batabani ba Yerubbaali, ku jjinja limu. Naye Yotamu, mutabani wa Yerubbaali asinga obuto, n'awonawo kubanga yeekweka.

See the chapter Copy

Luganda DC Bible 2003

5 n'agenda mu nnyumba ya kitaawe mu Ofura, n'attirayo ku jjinja limu, baganda be ensanvu, batabani ba Yerubbaali. Naye Yotamu mutabani wa Yerubbaali asembayo obuto, ne yeekweka, n'atattibwa.

See the chapter Copy

Luganda Bible 2003

5 n'agenda mu nnyumba ya kitaawe mu Ofura, n'attirayo ku jjinja limu, baganda be ensanvu, batabani ba Yerubbaali. Naye Yotamu mutabani wa Yerubbaali asembayo obuto, ne yeekweka, n'atattibwa.

See the chapter Copy




Abalam 9:5

Follow us:

Advertisements


Advertisements