Online Bible

- Advertisements -




Abalam 9:49 - Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

49 Buli omu ku bo n’atema ettabi n’alyetikka, ne bagoberera Abimereki. Ne bagatuuma ku kigo, ne bakikumako omuliro. Abantu bonna abaali mu kigo kya Sekemu, be basajja n’abakazi nga lukumi ne bafiiramu.

See the chapter Copy

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

49 Awo buli omu n'atema ettabi ku muti, n'agoberera Abimereki. Ne batuuma amatabi ku kinnya kiri. Ne bakikumako omuliro. Abantu bonna ab'omu kigo ky'e Sekemu ne bafiiramu, abasajja n'abakazi nga lukumi (1,000).

See the chapter Copy

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

49 Abantu bonna nabo bwe batyo ne batema buli muntu ettabi lye, ne bagoberera Abimereki, ne bagassa ku kinnya kiri, ne bookya ekinnya nago; n'okufa ne bafa abasajja bonna ab'omu kigo eky'e Sekemu nabo, abasajja n'abakazi nga lukumi.

See the chapter Copy

BIBULIYA ENTUKUVU

49 Abantu amangu ago ne batema amatabi ku miti, ne bagoberera Abimeleki, ne bagatuuma ku mpuku, ne bagiteekera omuliro; abantu bonna ab'omu kigo ky'e Sekemu, abantu nga lukumi, abasajja n'abakazi, nabo ne bafa.

See the chapter Copy

Luganda DC Bible 2003

49 Awo buli omu n'atema ettabi ku muti, n'agoberera Abimeleki. Ne batuuma amatabi ku kinnya kiri. Ne bakikumako omuliro. Abantu bonna ab'omu kigo ky'e Sekemu ne bafiiramu, abasajja n'abakazi nga lukumi.

See the chapter Copy

Luganda Bible 2003

49 Awo buli omu n'atema ettabi ku muti, n'agoberera Abimeleki. Ne batuuma amatabi ku kinnya kiri. Ne bakikumako omuliro. Abantu bonna ab'omu kigo ky'e Sekemu ne bafiiramu, abasajja n'abakazi nga lukumi.

See the chapter Copy




Abalam 9:49

Follow us:

Advertisements


Advertisements