Abalam 9:43 - Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya43 Awo n’addira abasajja be n’abaawulamu ebibinja bisatu, n’ateegera abantu mu nnimiro. Bwe yalaba ng’abantu bafuluma ekibuga balage mu nnimiro, n’abalumba. See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI43 Awo n'atwala abantu n'abaawulamu ebibinja bisatu, n'ateegera mu nnimiro naalinda. Awo abantu bwe bafuluma mu kibuga n'abagolokokerako, n'abakuba. See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya43 Awo n'atwala abantu n'abaawulamu ebisinde bisatu, n'ateegera mu nnimiro: n'atunula, era, laba, abantu ne bafuluma mu kibuga; n'abagolokokerako, n'abakuba. See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU43 N'addira eggye lye n'aligabanyaamu ebibinja bisatu, ne babeekwekerera mu nnimiro. Yalaba abantu bava mu kibuga, n'asituka n'abalumba. See the chapterLuganda DC Bible 200343 Awo n'atwala basajja be n'abagabanyaamu ebibinja bisatu, n'ateegera mu nnimiro, n'alinda. Bwe yalaba abantu nga bafuluma mu kibuga, n'avaayo gye yali yeekwese, n'abalumba. See the chapterLuganda Bible 200343 Awo n'atwala basajja be n'abagabanyaamu ebibinja bisatu, n'ateegera mu nnimiro, n'alinda. Bwe yalaba abantu nga bafuluma mu kibuga, n'avaayo gye yali yeekwese, n'abalumba. See the chapter |