Online Bible

- Advertisements -




Abalam 9:4 - Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

4 Ne bamuwa ebitundu bya ffeeza ebya sekeri nsanvu okuva mu ssabo lya Baaluberisi. Abimereki n’apangisa abayaaye n’abantu abataalina bya buvunaanyizibwa ne bamugoberera.

See the chapter Copy

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

4 Ne bamuwa ebitundu ebya ffeeza nsanvu (70), bye baggya mu nnyumba ya Baaluberisi. Abimereki n'abikozesa okupangisa abasajja abalalulalu ne bamugoberera.

See the chapter Copy

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

4 Ne bamuwa (ebitundu) ebya ffeeza nsanvu bye baggya mu nnyumba ya Baaluberisi. Abimereki n'abiweera abasajja abataliiko kye bagasa abatali banywevu, ne bamugobereranga.

See the chapter Copy

BIBULIYA ENTUKUVU

4 Ne bamuwa sekeli za ffeeza nsanvu okuva mu kiggwa kya Baali-Beriti; Abimeleki n'azeyamba okugulirira abasajja endalagge, ne bamugobereranga.

See the chapter Copy

Luganda DC Bible 2003

4 Ne bamuwa ebitundu bya ffeeza nsanvu, bye baggya mu ssabo lya Baali-Beriti. Ensimbi ezo Abimeleki ze yakozesa okupangisa abasajja abataliiko kye bagasa era abatabufutabufu, ne bamugoberera,

See the chapter Copy

Luganda Bible 2003

4 Ne bamuwa ebitundu bya ffeeza nsanvu, bye baggya mu ssabo lya Baali-Beriti. Ensimbi ezo Abimeleki ze yakozesa okupangisa abasajja abataliiko kye bagasa era abatabufutabufu, ne bamugoberera,

See the chapter Copy




Abalam 9:4

Follow us:

Advertisements


Advertisements