Online Bible

- Advertisements -




Abalam 9:37 - Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

37 Naye Gaali n’ayogera nate nti, “Laba, abantu bajja nga bayitira mu muwaatwa gw’ensi, n’ekibinja ekimu kifuluma mu kkubo ery’omwera ogw’abafumu.”

See the chapter Copy

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

37 Gaali n'agamba nate nti, “Laba abantu bakkirira nga bayitira mu muwaatwa gw'olusozi, n'ekibinja ekimu kifuluma mu kkubo ery'oku mwera gw'abalaguzi.”

See the chapter Copy

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

37 Gaali n'ayogera nate n'agamba nti Laba, waliwo abafuluma (mu kkubo eriri) wakati mu nsi, n'ekibiina ekimu kifuluma mu kkubo ery'omwera ogw'abafumu.

See the chapter Copy

BIBULIYA ENTUKUVU

37 Gaali n'addamu n'agamba nti: “Abasajja baabo baserengeta nga bava mu makkati g'ensi, ate ekibinja ekimu kijja kigoba ekkubo ly'omuvule gw'omulaguzi.”

See the chapter Copy

Luganda DC Bible 2003

37 Gaali n'agamba nate nti: “Laba abantu bakkirira nga bayitira mu muwaatwa gw'olusozi, n'ekibinja ekimu kifuluma mu kkubo ery'oku muvule gw'abalaguzi.”

See the chapter Copy

Luganda Bible 2003

37 Gaali n'agamba nate nti: “Laba abantu bakkirira nga bayitira mu muwaatwa gw'olusozi, n'ekibinja ekimu kifuluma mu kkubo ery'oku muvule gw'abalaguzi.”

See the chapter Copy




Abalam 9:37

Follow us:

Advertisements


Advertisements