Abalam 9:35 - Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya35 Gaali mutabani wa Ebedi n’afuluma n’ayimirira mu mulyango gwa wankaaki w’ekibuga, ne Abimereki n’abasajja be nabo ne bavaayo gye baali beekwese. See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI35 Gaali mutabani wa Ebedi n'afuluma, n'ayimirira mu mulyango gwa wankaaki w'ekibuga; Awo Abimereki n'abantu be yali nabo ne bava we baali baategedde. See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya35 Gaali mutabani wa Ebedi n'afuluma, n'ayimirira mu mulyango gwa wankaaki w'ekibuga: Abimereki n'agolokoka n'abantu abaali naye we baali bateegedde. See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU35 Kati nno Gaali mutabani wa Ebedi bwe yali afulumye, ng'ayimiridde ku muzigo gw'omulyango gw'ekibuga, Abimeleki we yasitukira wamu n'eggye lye okuva gye baali beekwese. See the chapterLuganda DC Bible 200335 Abimeleki n'abaali naye bwe baalaba Gaali ng'afuluma n'ayimirira ku mulyango ogwa wankaaki w'ekibuga, ne basituka we baali bateegedde. See the chapterLuganda Bible 200335 Abimeleki n'abaali naye bwe baalaba Gaali ng'afuluma n'ayimirira ku mulyango ogwa wankaaki w'ekibuga, ne basituka we baali bateegedde. See the chapter |