Online Bible

- Advertisements -




Abalam 9:31 - Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

31 N’aweereza ababaka eri Abimereki mu kyama okumugamba nti, “Laba Gaali mutabani wa Ebedi, ne baganda be bazze mu Sekemu. Basekeeterera ekibuga okukulwanyisa.

See the chapter Copy

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

31 N'atuma ababaka eri Abimereki mu kyama, ng'ayogera nti, “Laba, Gaali mutabani wa Ebedi ne baganda be bazze e Sekemu; bajeemesa abantu b'omu kibuga bakulwanyise.

See the chapter Copy

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

31 N'atuma ababaka eri Abimereki mu kyama, ng'ayogera nti Laba, Gaali mutabani wa Ebedi ne baganda be batuuse mu Sekemu; era, laba, bawaliriza ekibuga okukulwanyisa.

See the chapter Copy

BIBULIYA ENTUKUVU

31 N'atumira Abimeleki ababaka mu mankwetu, n'amugamba nti: “Gaali, mutabani wa Ebedi ne baganda be bazze e Sekemu ne batabangula ekibuga kikukyawe.

See the chapter Copy

Luganda DC Bible 2003

31 N'atuma ababaka eri Abimeleki mu Aruma okumutegeeza nti: “Gaali mutabani wa Ebedi ne baganda be bazze e Sekemu, era basekeeterera ekibuga okukulwanyisa.

See the chapter Copy

Luganda Bible 2003

31 N'atuma ababaka eri Abimeleki mu Aruma okumutegeeza nti: “Gaali mutabani wa Ebedi ne baganda be bazze e Sekemu, era basekeeterera ekibuga okukulwanyisa.

See the chapter Copy




Abalam 9:31

Follow us:

Advertisements


Advertisements