Online Bible

- Advertisements -




Abalam 9:3 - Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

3 Awo baganda ba nnyina ne bategeeza abatuuze b’e Sekemu ebintu ebyo byonna. Ab’e Sekemu ne basalawo okugoberera Abimereki nga bwe bagamba nti, “Muganda waffe.”

See the chapter Copy

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

3 Ab'oluganda lwa nnyina ne boogera ebigambo ebyo byonna ku lulwe nga abantu be Sekemu bawulira; ne basalawo okugoberera Abimereki, kubanga baagamba nti, “Ye muganda waffe.”

See the chapter Copy

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

3 Awo baganda ba nnyina ne bamwogerera ebigambo ebyo byonna mu matu g'abasajja ab'e Sekemu: emitima gyabwe ne gyagala okugoberera Abimereki; kubanga baagamba nti Ye muganda waffe.

See the chapter Copy

BIBULIYA ENTUKUVU

3 Bakojjaabe ne bamwogerako eri abantu bonna ab'e Sekemu, omutima gwabwe ne gwewunzikira ku Abimeleki, nga bagamba nti: “Muganda waffe.”

See the chapter Copy

Luganda DC Bible 2003

3 Abooluganda lwa nnyina ne bamutuusiza ebigambo ebyo byonna eri abantu b'e Sekemu. Abantu b'e Sekemu ne basalawo okugoberera Abimeleki, kubanga gwe baalinako oluganda.

See the chapter Copy

Luganda Bible 2003

3 Abooluganda lwa nnyina ne bamutuusiza ebigambo ebyo byonna eri abantu b'e Sekemu. Abantu b'e Sekemu ne basalawo okugoberera Abimeleki, kubanga gwe baalinako oluganda.

See the chapter Copy




Abalam 9:3

Follow us:

Advertisements


Advertisements