Online Bible

- Advertisements -




Abalam 9:29 - Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

29 Ani ayinza okumpa obuyinza okukulembera abantu bano, olwo ndyoke nziggyewo Abimereki? Era nzija kumusoomooza nga mugamba nti, ‘Kuŋŋaanya eggye lyo, otulumbe.’ ”

See the chapter Copy

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

29 Era singa nze mukulembeze w'abantu bano, nandiggyeewo Abimereki! Nandigambye Abimereki nti, ‘Teekateeka eggye lyo, weesowoleyo olwane.’ ”

See the chapter Copy

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

29 Era singa abantu bano baali wansi w'omukono gwange! nandiggyeewo Abimereki. N'agamba Abimereki nti Yongera eggye lyo ofulume.

See the chapter Copy

BIBULIYA ENTUKUVU

29 Singa nno abantu bano baali mu mikono gyange, nandiggyeewo Abimeleki. Nandisoomozezza Abimeleki nti: ‘Weza eggye lyo weesowoleyo.’ ”

See the chapter Copy

Luganda DC Bible 2003

29 Era singa nze mukulembeze w'abantu bano, nandiggyeewo Abimeleki! Nandigambye Abimeleki nti: ‘Nyweza eggye lyo, weesowoleyo olwane.’ ”

See the chapter Copy

Luganda Bible 2003

29 Era singa nze mukulembeze w'abantu bano, nandiggyeewo Abimeleki! Nandigambye Abimeleki nti: ‘Nyweza eggye lyo, weesowoleyo olwane.’ ”

See the chapter Copy




Abalam 9:29

Follow us:

Advertisements


Advertisements