Online Bible

- Advertisements -




Abalam 9:27 - Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

27 Ne balaga mu nnimiro ne bakungula ezzabbibu zaabwe, ne basogola omubisi, n’oluvannyuma ne bakola embaga mu ssabo lya katonda waabwe, ne balya ne banywa ne bakolimira Abimereki.

See the chapter Copy

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

27 Ne bagenda mu nnimiro, ne bakungula ezabbibu zaabwe, ne bazisogolamu omubisi, ne bafumba embaga, ne bayingira mu ssabo lya lubaale waabwe, ne balya ne banywa, ne bakolimira Abimereki.

See the chapter Copy

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

27 Ne bafuluma mu nnimiro, ne bakungula ezabbibu zaabwe, ne bazisambirira, ne bafumba embaga, ne bayingira mu nnyumba ya lubaale waabwe, ne balya ne banywa, ne bakolimira Abimereki.

See the chapter Copy

BIBULIYA ENTUKUVU

27 Ne bagenda mu nnimiro, ne banoga emizabbibu, ne bagisogola, ne bakola ekinyumu, ne bayingira mu kiggwa kya lubaale waabwe, ne balya ne banywa nga bwe bavumirira Abimeleki.

See the chapter Copy

Luganda DC Bible 2003

27 Bonna ne bagenda mu nnimiro zaabwe ez'emizabbibu ne bagisogola, ne bafumba embaga, ne bayingira mu ssabo lya lubaale waabwe, ne balya era ne banywa, ne boogera ebinyooma Abimeleki.

See the chapter Copy

Luganda Bible 2003

27 Bonna ne bagenda mu nnimiro zaabwe ez'emizabbibu ne bagisogola, ne bafumba embaga, ne bayingira mu ssabo lya lubaale waabwe, ne balya era ne banywa, ne boogera ebinyooma Abimeleki.

See the chapter Copy




Abalam 9:27

Follow us:

Advertisements


Advertisements