Abalam 9:25 - Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya25 Abatuuze b’omu Sekemu ne bassaawo abasajja ku nsozi babbenga era banyagululenga buli eyayitanga mu kkubo. Abimereki n’ategeezebwa. See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI25 Abasajja ab'omu Sekemu ne bassaawo abateezi okumuteegeranga ku ntikko z'ensozi, ne banyaga bonna abaayitanga mu kkubo eryo gye baali; ne kibuulirwa Abimereki. See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya25 Abasajja ab'omu Sekemu ne bassaawo abateezi okumuteegeranga ku ntikko z'ensozi, ne banyaga bonna abaayitanga mu kkubo eryo gye baali: ne babuulira Abimereki. See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU25 Olw'okumulemesa, abantu b'e Sekemu bassa ku ntikko z'ensozi abanyazi abaanyaganga buli eyayitanga mu kkubo eryo. Abimeleki kino n'akimanyaako. See the chapterLuganda DC Bible 200325 Ab'omu Sekemu ne bassaawo abasajja okuteegeranga Abimeleki ku ntikko z'ensozi, ne banyaga bonna ababayitako mu kkubo eryo. Kino Abimeleki ne bakimubuulira. See the chapterLuganda Bible 200325 Ab'omu Sekemu ne bassaawo abasajja okuteegeranga Abimeleki ku ntikko z'ensozi, ne banyaga bonna ababayitako mu kkubo eryo. Kino Abimeleki ne bakimubuulira. See the chapter |