Abalam 8:5 - Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya5 N’agamba abasajja ab’omu Sukkosi nti, “Muwe ku basajja bange, ekyokulya, bakooye. Mpondera Zeba ne Zalumunna bakabaka ba Midiyaani.” See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI5 N'agamba abasajja ab'omu Sukkosi nti, “Mbeegayiridde abasajja abali nange mubawe ku migaati, kubanga bakooye, era nkyawondera Zeba ne Zalumunna, bakabaka ba Midiyaani.” See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya5 N'agamba abasajja ab'omu Sukkosi nti Mbeegayiridde, bawe emigaati abantu abangoberera; kubanga bakooye, era ngoberera Zeba ne Zalumunna, bakabaka ba Midiyaani. See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU5 N'asaba abasajja b'e Sukkoti nti: “Mbeegayiridde, abantu be ndi nabo mubawe ku migaati egy'oluwewere, kubanga bakooye, ate nkyawondera Zeba ne Zalumunna bakabaka ba Midiyaani.” See the chapterLuganda DC Bible 20035 Bwe yatuuka e Sukkoti, n'agamba abaayo nti: “Mbeegayiridde, basajja bange mubawe ku mmere, kubanga bakooye, ate nga mpondera Zeba ne Zalumunna bakabaka Abamidiyaani.” See the chapterLuganda Bible 20035 Bwe yatuuka e Sukkoti, n'agamba abaayo nti: “Mbeegayiridde, basajja bange mubawe ku mmere, kubanga bakooye, ate nga mpondera Zeba ne Zalumunna bakabaka Abamidiyaani.” See the chapter |