Abalam 8:28 - Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya28 Awo Midiyaani n’ewangulwa abaana ba Isirayiri, era n’etaddayo kubalumba. Ensi n’eba n’emirembe okumala emyaka amakumi ana, Gidyoni gye yabalamula. See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI28 Awo Midiyaani newangulwa abaana ba Isiraeri netaddamu kubeera kizibu gyebali. Ensi ne baamu emirembe okumala emyaka ana (40), okutuusa Gidyoni lwe yafa. See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya28 Awo Midiyaani n'ajeemulwa abaana ba Isiraeri, so tebaayimusa nate mitwe gyabwe. Ensi n'ewummulira emyaka ana mu mirembe gya Gidyoni. See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU28 Midiyaani n'atoowazibwa mu maaso g'Abayisirayeli; tebaasobola kuddayo kwejugumula; ensi n'eweerako okumala emyaka ana ebbanga lyonna Gidewoni lye yamala ng'akyali mulamu. See the chapterLuganda DC Bible 200328 Awo Midiyaani n'ewangulwa Yisirayeli, n'eteddamu kubeeraliikiriza. Ensi n'ebaamu emirembe okumala emyaka amakumi ana, okutuusa Gidiyoni lwe yafa. See the chapterLuganda Bible 200328 Awo Midiyaani n'ewangulwa Yisirayeli, n'eteddamu kubeeraliikiriza. Ensi n'ebaamu emirembe okumala emyaka amakumi ana, okutuusa Gidiyoni lwe yafa. See the chapter |