Online Bible

- Advertisements -




Abalam 8:22 - Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

22 Awo abantu ba Isirayiri ne bagamba Gidyoni nti, “Tufugire ddala ggwe ne mutabani wo, kubanga otulokodde okuva mu mukono gwa Midiyaani.”

See the chapter Copy

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

22 Abasajja ba Isiraeri ne balyoka bagamba Gidyoni nti, “Ggwe tufuge ne mutabani wo ne muzzukulu wo, kubanga otulokodde mu mukono gwa Abamidiyaani.”

See the chapter Copy

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

22 Abasajja ba Isiraeri ne balyoka bagamba Gidyoni nti Tufuge ggwe ne mutabani wo era n'omwana wa mutabani wo: kubanga otulokodde mu mukono gwa Midiyaani.

See the chapter Copy

BIBULIYA ENTUKUVU

22 Abayisirayeli ne bagamba Gidewoni nti: “Tufuge ggwe, mutabani wo, ne muzzukulu wo, kubanga otuwonyezza mu mikono gya Midiyaani.”

See the chapter Copy

Luganda DC Bible 2003

22 Awo Abayisirayeli ne bagamba Gidiyoni nti: “Tufuge ggwe era n'abasika bo, kubanga otuwonyezza Abamidiyaani.”

See the chapter Copy

Luganda Bible 2003

22 Awo Abayisirayeli ne bagamba Gidiyoni nti: “Tufuge ggwe era n'abasika bo, kubanga otuwonyezza Abamidiyaani.”

See the chapter Copy




Abalam 8:22

Follow us:

Advertisements


Advertisements