Abalam 8:2 - Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya2 Naye n’abaddamu nti, “Kiki kye nkoze okugeraageranya nammwe kye mukoze? Amakungula ga Efulayimu tegasinga ezabbibu Abiyezeeri z’akungudde? See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI2 N'abaddamu nti, “Nze kye nkoze kitono nnyo bw'okigerageranya n'ekyammwe. Ezabbibu Efulayimu z'akungudde ng'addamu tezisinga ezo obungi Abiyezeeri z'akungudde? See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya2 N'abagamba nti Nze kye nkoze kaakano kiki okukyenkanyankanya nammwe? Ezabbibu Efulayimu z'akungudde ng'addamu tezisinga ezo obungi Abiyezeeri z'akungudde? See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU2 Ye n'abaddamu nti: “Nkoze ki nno okulabira ku mmwe kye mwakola? Emizabbibu Efurayimu gy'anoze tegisinga egya Abiyezeri gy'akungudde? See the chapterLuganda DC Bible 20032 Ye n'abagamba nti: “Kye nakola tekiriiko bwe kiri bw'okigeraageranya n'ekyo mmwe kye mukoze. Mmwe aba Efurayimu kye mukoze kisingira ddala ekyo ffe ab'ennyumba ya Abiyezeeri kye tukoze. See the chapterLuganda Bible 20032 Ye n'abagamba nti: “Kye nakola tekiriiko bwe kiri bw'okigeraageranya n'ekyo mmwe kye mukoze. Mmwe aba Efurayimu kye mukoze kisingira ddala ekyo ffe ab'ennyumba ya Abiyezeeri kye tukoze. See the chapter |