Abalam 7:6 - Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya6 Abo bonna abaasena amazzi n’engalo zaabwe ne baganywa ng’embwa baali ebikumi bisatu, naye abalala bonna baafukamira ku mugga ne bakubamu emimwa okunywa.” See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI6 N'omuwendo gw'abo abaakomba n'olulimi, nga batadde engalo ku mumwa, baali abasajja bisatu (300), naye abantu abalala bonna ne bafukamira ku maviivi gaabwe okunywa amazzi. See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya6 N'omuwendo gw'abo abaakomba n'olulimi, nga batadde engalo ku mumwa, baali abasajja ebikumi bisatu: naye abantu abalala bonna ne bafukamira ku maviivi gaabwe okunywa amazzi. See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU6 Abaakomba amazzi ng'ekibatu kigatuusa mu kamwa, baali abasajja ebikumi bisatu; abantu bonna abalala baanywa bafukamidde. See the chapterLuganda DC Bible 20036 Abaasena amazzi mu bibatu byabwe ne bagakomba n'olulimi, baali ebikumi bisatu. Abalala bonna ne bafukamira ku maviivi gaabwe okunywa amazzi. See the chapterLuganda Bible 20036 Abaasena amazzi mu bibatu byabwe ne bagakomba n'olulimi, baali ebikumi bisatu. Abalala bonna ne bafukamira ku maviivi gaabwe okunywa amazzi. See the chapter |