Abalam 7:5 - Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya5 Awo Gidyoni n’aserengesa abalwanyi ku mugga, Mukama Katonda n’amugamba nti, “Buli mulwanyi anaasena amazzi n’engalo ze era n’aganywa ng’embwa mwawule okuva mu abo abanaafukamira ku mugga ne bakubamu emimwa ne banywa. See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI5 Gidyoni n'aserengesa abantu ku mazzi. Mukama n'amugamba nti, “Buli anaakomba amazzi n'olulimi lwe ng'embwa bw'ekomba, mwawule ku buli anaafukamira ku maviivi ge okunywa amazzi.” See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya5 Awo n'aserengesa abantu ku mazzi: Mukama n'agamba Gidyoni nti Buli anaakomba ku mazzi n'olulimi, ng'embwa bw'ekomba, oyo gw'onooyawulamu; era bw'atyo buli anaafukamira ku maviivi ge okunywa. See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU5 Awo Gidewoni abantu n'abakkiriza ku mugga; Omukama n'amugamba nti: “Abanaakomba obukombi amazzi ng'embwa basse ku luuyi olumu, ate abo abanaafukamira ne banywa basse ku luuyi olulala.” See the chapterLuganda DC Bible 20035 Gidiyoni n'aserengesa abantu ku mazzi. Mukama n'amugamba nti: “Buli anaakomba amazzi n'olulimi lwe ng'embwa bw'ekomba, mwawule ku buli anaafukamira ku maviivi ge okunywa amazzi.” See the chapterLuganda Bible 20035 Gidiyoni n'aserengesa abantu ku mazzi. Mukama n'amugamba nti: “Buli anaakomba amazzi n'olulimi lwe ng'embwa bw'ekomba, mwawule ku buli anaafukamira ku maviivi ge okunywa amazzi.” See the chapter |