Abalam 7:2 - Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya2 Mukama Katonda n’agamba Gidyoni nti, “Abalwanyi bo basusse obungi; nze sibaganye kuwangula Abamidiyaani, Abayisirayiri baleme okwennyumiriza nti amaanyi gaabwe ge gabawanguzza. See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI2 Mukama n'agamba Gidyoni nti, “Abantu abali naawe bayitiridde obungi nze okuwa okuwangula Abamidiyaani, kubanga Abaisiraeri bayinza okunneenyumiririzaako nga bagamba nti, ‘bawangudde lwa maanyi gaabwe.’ See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya2 Mukama n'agamba Gidyoni nti Abantu abali naawe bayinze obungi nze okuwa Abamidiyaani mu mukono gwabwe, Isiraeri aleme okunneenyumiririzaako ng'ayogera nti Omukono gwange nze gwe gundokodde. See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU2 Omukama n'agamba Gidewoni nti: “Abantu bo bayitiridde obungi nze okubawa Midiyaani mu mikono gyabwe, sikulwa nga Yisirayeli anneewaanirako nti: ‘Maanyi gange ge gannunudde.’ See the chapterLuganda DC Bible 20032 Mukama n'agamba Gidiyoni nti: “Abantu abali naawe bayitiridde obungi nze okubawa okuwangula Abamidiyaani. Abayisirayeli bayinza okunneewaanirako nga bagamba nti bawangudde lwa maanyi gaabwe. See the chapterLuganda Bible 20032 Mukama n'agamba Gidiyoni nti: “Abantu abali naawe bayitiridde obungi nze okubawa okuwangula Abamidiyaani. Abayisirayeli bayinza okunneewaanirako nga bagamba nti bawangudde lwa maanyi gaabwe. See the chapter |