Online Bible

- Advertisements -




Abalam 7:16 - Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

16 Awo Abasajja bali ebikumi ebisatu n’abawulamu ebibinja bisatu, buli omu ku bo n’amukwasa ekkondeere n’ensuwa ng’erimu ekitawuliro.

See the chapter Copy

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

16 N'ayawulamu abasajja bali bisatu (300), n'abagabanyamu ebibinja bisatu (3), buli omu n'amuwa ekondeere n'ensuwa enkalu nga erimu ekitawuliro.

See the chapter Copy

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

16 N'ayawulamu abasajja bali ebikumi bisatu n'abafuula ebisinde bisatu, n'abakwasa bonna amakondeere mu ngalo zaabwe, n'ensuwa enkalu, ebitawuliro nga biri mu nsuwa.

See the chapter Copy

BIBULIYA ENTUKUVU

16 Abasajja ebikumi ebisatu n'abagabanyaamu ebibinja bisatu, n'abawa eŋŋombe n'ensuwa enkalu nga zirimu ebitawuliro by'omuliro.

See the chapter Copy

Luganda DC Bible 2003

16 Basajja be ebikumi ebisatu n'abagabanyaamu ebibinja bisatu. Buli musajja n'amukwasa eŋŋombe n'ensuwa enkalu, ng'erimu omumuli.

See the chapter Copy

Luganda Bible 2003

16 Basajja be ebikumi ebisatu n'abagabanyaamu ebibinja bisatu. Buli musajja n'amukwasa eŋŋombe n'ensuwa enkalu, ng'erimu omumuli.

See the chapter Copy




Abalam 7:16

Follow us:

Advertisements


Advertisements