Online Bible

- Advertisements -




Abalam 6:9 - Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

9 ne mbanunula okuva mu mikono gy’Abamisiri, ne mu mikono gy’abo bonna abababonnyabonnyanga ne mbafuumuula ku lwammwe era ne mbawa mmwe ensi yaabwe;

See the chapter Copy

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

9 era n'abawonya obuyinza, bw'Abamisiri n'obuyinza obwabo bonna ababajogeranga mu nsi eno mwe muli, ne mbagoba mu maaso gammwe, ne mbawa ensi yaabwe;

See the chapter Copy

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

9 era nabawonya mu mukono gw'Abamisiri, ne mu mukono gw'abo bonna abaabajooga, ne mbagoba mu maaso gammwe, ne mbawa ensi yaabwe;

See the chapter Copy

BIBULIYA ENTUKUVU

9 nabawonya mu mikono gya Misiri n'egy'abo bonna abaababonyaabonyanga; nabagobawo mu maaso gammwe, ne mbawa ensi yaabwe.

See the chapter Copy

Luganda DC Bible 2003

9 Era nabawonya obuyinza bw'Abamisiri n'obuyinza bw'abo bonna abaabajoogeranga mu nsi eno mwe muli. Abo ne mbagobamu nga mmwe mujja, ensi yaabwe ne ngigabira mmwe.

See the chapter Copy

Luganda Bible 2003

9 Era nabawonya obuyinza bw'Abamisiri n'obuyinza bw'abo bonna abaabajoogeranga mu nsi eno mwe muli. Abo ne mbagobamu nga mmwe mujja, ensi yaabwe ne ngigabira mmwe.

See the chapter Copy




Abalam 6:9

Follow us:

Advertisements


Advertisements