Online Bible

- Advertisements -




Abalam 6:5 - Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

5 Kubanga baayiikanga ng’enzige mu bungi nga tebabalika. Nga bajja n’eweema, ente, n’eŋŋamira zaabwe. Bwe batyo ne bazikiriza ensi.

See the chapter Copy

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

5 Bajjanga n'ente zaabwe n'eweema zaabwe, nga bali ng'enzige ezitabalika obungi, bo bennyini n'eŋŋamira zaabwe, ne bayingira mu nsi, ne bagizikiriza.

See the chapter Copy

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

5 Kubanga baayambukira wamu n'ente zaabwe n'eweema zaabwe, baayingiranga ng'enzige okuba abangi; bo era n'eŋŋamira zaabwe tebyabalikika: ne bayingira mu nsi okugizikiriza.

See the chapter Copy

BIBULIYA ENTUKUVU

5 kubanga bajjanga n'amagana gaabwe, ne weema zaabwe, nga bakutte ng'enzige, akeesedde k'abantu n'eŋŋamiya; baazindanga ensi okugizikiriza.

See the chapter Copy

Luganda DC Bible 2003

5 Bajjanga n'ente zaabwe n'eweema zaabwe, nga bali ng'enzige ezitabalika obungi, bo bennyini n'eŋŋamiya zaabwe, ne bayingira mu nsi, ne bagizikiriza.

See the chapter Copy

Luganda Bible 2003

5 Bajjanga n'ente zaabwe n'eweema zaabwe, nga bali ng'enzige ezitabalika obungi, bo bennyini n'eŋŋamiya zaabwe, ne bayingira mu nsi, ne bagizikiriza.

See the chapter Copy




Abalam 6:5

Follow us:

Advertisements


Advertisements