Abalam 6:4 - Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya4 Ne basiisira mu nsi eyo, ne bazikiriza ebirime byonna okutuusiza ddala e Gaaza. Ne bawemmenta endiga, ente, endogoyi era tebaalekera Bayisirayiri kantu konna. See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI4 Baabazindanga ne bazikiriza ebirime byabwe, okutuukira ddala okumpi n'e Gaaza, ne batalekangawo kya kulya mu Isiraeri, wadde endiga oba ente oba endogoyi. See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya4 ne basiisira ewaabwe, ne bazikiriza ebibala by'ettaka, okutuusa bw'otuuka e Gaaza, so tebaaleka kya kulya mu Isiraeri, newakubadde endiga, newakubadde ente, newakubadde endogoyi. See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU4 Baasiisira mu bo ne boonoona ebirime by'ensi okutuukira ddala e Gaza, nga tebalekaawo kaliibwa n'akamu mu Yisirayeli, si ndiga, si nte, si ndogoyi; See the chapterLuganda DC Bible 20034 Baabazindanga ne bazikiriza ebirime byabwe, okutuukira ddala okumpi n'e Gaaza, ne batalekangawo kyakulya mu Yisirayeli, wadde endiga oba ente oba endogoyi. See the chapterLuganda Bible 20034 Baabazindanga ne bazikiriza ebirime byabwe, okutuukira ddala okumpi n'e Gaaza, ne batalekangawo kyakulya mu Yisirayeli, wadde endiga oba ente oba endogoyi. See the chapter |