Abalam 6:2 - Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya2 Abayisirayiri ne batulugunyizibwa nnyo Abamidiyaani. Kyebaava beesimira empuku ne beetoolooza ebibuga byabwe agasenge. See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI2 Abamidiyaani ne banyigiriza nnyo Abaisiraeri; abaana ba Isiraeri kyebaava beekolera obuyu ku nsozi okwekwekamu era n'ebekwekanga ne mu mpuku ne mu bifo ebyekusifu. See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya2 Omukono gwa Midiyaani ne guwangula Isiraeri: era olwa Midiyaani abaana ba Isiraeri kyebaava beekolera obuyu obuli ku nsozi n'empuku n'ebigo. See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU2 Midiyaani bwe yabanyigiriza ennyo, ne beekolera obwekwekero mu nsozi, empuku n'obufo obwesiifu. See the chapterLuganda DC Bible 20032 Midiyaani n'esinga nnyo Yisirayeli amaanyi, Abayisirayeli ne beekweka mu mpuku ne mu bifo ebirala ebyekusifu mu nsozi. See the chapterLuganda Bible 20032 Midiyaani n'esinga nnyo Yisirayeli amaanyi, Abayisirayeli ne beekweka mu mpuku ne mu bifo ebirala ebyekusifu mu nsozi. See the chapter |