Abalam 5:5 - Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya5 Ensozi ne zikankana awali Mukama, Oyo owa Sinaayi, ne lukankana mu maaso Mukama Katonda w’Abayisirayiri. See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI5 Ensozi nezikankanira mu maaso ga Mukama, Ggwe Sinaayi oli mu maaso ga Mukama, Katonda wa Isiraeri. See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya5 Ensozi ne zikulukutira mu maaso ga Mukama, Weewaawo, era ne Sinaayi oli mu maaso ga Mukama, Katonda wa Isiraeri. See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU5 “Ensozi ne zikankana mu maaso g'Omukama, Omukama ono ow'oku Sinayi, mu maaso g'Omukama Katonda wa Yisirayeli. See the chapterLuganda DC Bible 20035 Ensozi zaakulukutira mu maaso ga Mukama w'e Sinaayi, Mukama Katonda wa Yisirayeli. See the chapterLuganda Bible 20035 Ensozi zaakulukutira mu maaso ga Mukama w'e Sinaayi, Mukama Katonda wa Yisirayeli. See the chapter |