Online Bible

- Advertisements -




Abalam 5:4 - Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

4 “Mukama, bwe wava e Seyiri, bwe wava mu kitundu kya Edomu okutabaala, ensi n’ekankana, enkuba n’eyiika okuva mu ggulu. Weewaawo, ebire ne bifukumuka amazzi.

See the chapter Copy

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

4 Mukama, bwe wafuluma mu Seyiri, Bwe wava mu nnimiro ya Edomu okutabaala, Ensi n'ekankana, eggulu ne litonnyesa enkuba ng'efukumuka okuva mu bire,

See the chapter Copy

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

4 Mukama, bwe wafuluma mu Seyiri, Bwe wava mu nnimiro ya Edomu okutabaala, Ensi n'ekankana, era n'eggulu ne litonnya, Weewaawo, ebire ne bitonnya amazzi.

See the chapter Copy

BIBULIYA ENTUKUVU

4 Mukama, bwe wajja ng'ova mu Seyiri, bwe wasimbula ekigere okuva mu nsi y'e Edomu, ensi yakankana, n'eggulu ne litonnya, n'ebire ne bitonnya amazzi.

See the chapter Copy

Luganda DC Bible 2003

4 Mukama, bwe wafuluma mu Seyiri n'ova mu Edomu okutabaala, ensi yakankana n'eggulu ne litonnyesa enkuba ng'efukumuka okuva mu bire!

See the chapter Copy

Luganda Bible 2003

4 Mukama, bwe wafuluma mu Seyiri n'ova mu Edomu okutabaala, ensi yakankana n'eggulu ne litonnyesa enkuba ng'efukumuka okuva mu bire!

See the chapter Copy




Abalam 5:4

Follow us:

Advertisements


Advertisements