Abalam 5:27 - Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya27 Amaanyi gaamuggwa n’agwa; yagwa ku bigere bya Yayeeri n’alambaala we yagwa we yafiira. See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI27 Ku bigere bye n'akutama n'agwa n'agalamira; We yakutamira we yagwira ddala ng'afudde. See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya27 Ku bigere bye n'akutama n'agwa n'agalamira: We yakutamira we yagwira ddala ng'afudde. See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU27 “Yakka ku bigere bye n'agwa awo, yakka, n'agalamira; yakka ku bigere bye n'agwa awo; we yakka we yagwa, nga mufu. See the chapterLuganda DC Bible 200327 N'akka ku maviivi ge n'awanattuka n'agwa! Awo wansi w'agudde we yasigala ng'afudde. See the chapterLuganda Bible 200327 N'akka ku maviivi ge n'awanattuka n'agwa! Awo wansi w'agudde we yasigala ng'afudde. See the chapter |