Abalam 5:23 - Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya23 Malayika wa Mukama n’agamba nti, ‘Mukolimire Merozi. Mukolimire nnyo ababeera e Merozi; kubanga tebeetaba mu lutalo lwa Mukama. Tebaalwetabaamu nga Mukama Katonda alwanyisa ab’amaanyi.’ See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI23 Mukolimire Merozi, bw'ayogera malayika wa Mukama, Mukolimire nnyo abaatuula omwo; Kubanga tebadduukirira Mukama, mu kulwanyisa ab'amaanyi. See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya23 Mukolimire Merozi, bw'ayogera malayika wa Mukama, Mukolimire nnyo abaatuula omwo; Kubanga tebadduukirira Mukama, Tebadduukirira Mukama awali ab'amaanyi. See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU23 “Malayika w'Omukama n'agamba: ‘Vumirira Merozi, vumirira ne ssekuvumirira abakisulamu, kubanga tebajja kuyamba Mukama, kuyamba Mukama kulwanyisa ba maanyi.’ See the chapterLuganda DC Bible 200323 Malayika wa Mukama agamba nti: “Mukolimire Merozi mukolimire n'abatuuze baamu, kubanga tebadduukirira Mukama mu kulwanyisa ab'amaanyi.” See the chapterLuganda Bible 200323 Malayika wa Mukama agamba nti: “Mukolimire Merozi mukolimire n'abatuuze baamu, kubanga tebadduukirira Mukama mu kulwanyisa ab'amaanyi.” See the chapter |