Abalam 4:5 - Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya5 Era bulijjo yatuulanga wansi w’olukindu olwayitibwanga olwa Debola wakati w’e Lama ne Beseri mu kitundu kya Efulayimu eky’ensozi: Abayisirayiri ne bajjanga gyali okubalamula. See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI5 Yatuulanga wansi w'olukindu lwa Debola olwali wakati w'e Laama n'e Beseri mu nsi ya Efulayimu ey'ensozi; eyo abaana ba Isiraeri gye bagenda nga okubasalira emisango. See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya5 Era yatuulanga wansi w'olukindu lwa Debola wakati w'e Laama n'e Beseri mu nsi ya Efulayimu ey'ensozi: abaana ba Isiraeri ne bambukanga gy'ali okubasaliranga emisango. See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU5 Yatuulanga wansi w'Olukindu lwa Debora, wakati wa Rama ne Beteli mu nsozi za Efurayimu. Awo abantu we bajjanga okubasalirawo ensonga zaabwe. See the chapterLuganda DC Bible 20035 Yatuulanga wansi w'Olukindu lwa Debora, wakati wa Raama ne Beteli, mu nsi ya Efurayimu ey'ensozi. Eyo Abayisirayeli gye baagendanga gy'ali okubasalira emisango. See the chapterLuganda Bible 20035 Yatuulanga wansi w'Olukindu lwa Debora, wakati wa Raama ne Beteli, mu nsi ya Efurayimu ey'ensozi. Eyo Abayisirayeli gye baagendanga gy'ali okubasalira emisango. See the chapter |