Online Bible

- Advertisements -




Abalam 4:20 - Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

20 Sisera n’agamba Yayeeri nti, “Yimirira mu mulyango gwa weema eno, omuntu yenna bw’ajja n’akubuuza obanga muno mulimu omusajja yenna, omuddamu nti, ‘Temuli.’ ”

See the chapter Copy

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

20 N'amugamba nti, “Yimirira mu mulyango gw'eweema, awo olunaatuuka, omuntu yenna bw'anajja n'akubuuza n'ayogera nti, ‘Omusajja yenna ali muno?’ naawe onooyogera nti Nedda.”

See the chapter Copy

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

20 N'amugamba nti yimirira mu mulyango gw'eweema, awo olunaatuuka, omuntu yenna bw'anajja n'akubuuza n'ayogera nti Omusajja yenna ali muno? naawe onooyogera nti Nedda.

See the chapter Copy

BIBULIYA ENTUKUVU

20 Sisera n'amugamba nti: “Yimirira awo mu mulyango gwa weema, bwe wajjawo abuuza nti: ‘Muno mulimu omuntu?’ mugambe nti: ‘Nedda.’ ”

See the chapter Copy

Luganda DC Bible 2003

20 Sisera n'agamba Yayeli nti: “Yimirira mu mulyango gwa weema. Bwe wabaawo ajja n'akubuuza nti waliwo omusajja ali muno ogamba nti: ‘Nedda.’ ”

See the chapter Copy

Luganda Bible 2003

20 Sisera n'agamba Yayeli nti: “Yimirira mu mulyango gwa weema. Bwe wabaawo ajja n'akubuuza nti waliwo omusajja ali muno ogamba nti: ‘Nedda.’ ”

See the chapter Copy




Abalam 4:20

Follow us:

Advertisements


Advertisements