Abalam 4:19 - Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya19 Namwegayirira nti, “Mpa ku tuzzi nnyweko kubanga ennyonta enzita.” N’asumulula eddiba omufukibwa amata n’amunywesa oluvannyuma n’amubikkako. See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI19 N'amugamba nti, “Nkwegayiridde, mpa otuzzi nnywe; kubanga ennyonta ennuma.” N'asumulula eddiba ery'amata, n'amunywesa, n'amubikkako. See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya19 N'amugamba nti nkwegayiridde, mpa otuzzi nnywe; kubanga ennyonta ennuma. N'asumulula eddiba ery'amata, n'amunywesa, n'amubikkako. See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU19 N'agamba Yayeli nti: “Mpaayo ku tuzzi, ennyonta ennuma.” Yayeli n'asumulula endyanga y'amata n'amuwa n'anywa, n'addamu okumubikkako. See the chapterLuganda DC Bible 200319 Sisera n'amugamba nti: “Nkwegayiridde, mpa ku mazzi nnyweko, kubanga ennyonta ennuma.” Yayeli n'asumulula ensawo ey'eddiba omubeera amata, n'amuwa n'anywa, n'amukweka nate. See the chapterLuganda Bible 200319 Sisera n'amugamba nti: “Nkwegayiridde, mpa ku mazzi nnyweko, kubanga ennyonta ennuma.” Yayeli n'asumulula ensawo ey'eddiba omubeera amata, n'amuwa n'anywa, n'amukweka nate. See the chapter |