Abalam 4:17 - Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya17 Naye Sisera n’addukira eri eweema ya Yayeeri mukazi w’Omukeeni Keberi: Kubanga waaliwo enkolagana wakati wa kabaka w’e Kazoli, Yabini n’ab’omu maka g’Omukeeni Keberi. See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI17 Naye Sisera n'adduka n'ebigere n'atuuka mu weema ya Yayeeri muka Keberi Omukeeni; kubanga Yabini kabaka we Kazoli n'ennyumba ya Keberi Omukeeni baali balina emirembe. See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya17 Naye Sisera n'adduka n'ebigere n'atuuka mu weema ya Yayeeri mukazi wa Keberi Omukeeni: kubanga Yabini kabaka we Kazoli n'ennyumba ya Keberi Omukeeni baali balina emirembe. See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU17 Sisera n'addukira ku bigere n'agenda ku weema ya Yayeli muka Keberi Omukeni, kubanga Yabini kabaka w'e Kazori baali bategeeragana bulungi ne Keberi Omukeni. See the chapterLuganda DC Bible 200317 Sisera n'addusa bigere n'atuuka ku weema ya Yayeli muka Heberi Omukeeni, kubanga Yabini Kabaka wa Azori yali mirembe n'ab'ennyumba ya Heberi. See the chapterLuganda Bible 200317 Sisera n'addusa bigere n'atuuka ku weema ya Yayeli muka Heberi Omukeeni, kubanga Yabini Kabaka wa Azori yali mirembe n'ab'ennyumba ya Heberi. See the chapter |