Online Bible

- Advertisements -




Abalam 4:16 - Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

16 Baraki n’afubutula eggye lya Sisera n’amagaali gaalyo okutuuka e Keloseesi eky’amawanga; era n’abatta n’ekitala obutalekaawo yadde n’omu.

See the chapter Copy

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

16 Balaki n'awondera amagaali n'eggye lya Sisera okutuuka e Kalosesi eky'ab'amawanga; eggye lya Sisera lyonna nerisanyizibwawo, newatasigala muntu.

See the chapter Copy

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

16 Naye Balaki n'agoberera amagaali n'eggye okutuuka e Kalosesi eky'ab'amawanga: n'eggye lya Sisera lyonna obwogi bw'ekitala ne bulimalawo; tewaasigala muntu.

See the chapter Copy

BIBULIYA ENTUKUVU

16 Baraki n'agoba ebigaali n'eggye okutuukira ddala e Karoseti-Aggoyimu. Eggye lya Sisera lyonna ne littibwa n'ekitala; tewaali yawonawo.

See the chapter Copy

Luganda DC Bible 2003

16 Baraki n'awondera amagaali era n'eggye okutuuka mu Aroseti ekya Bannamawanga. Eggye lya Sisera lyonna ne littibwa. Ne watasigalawo muntu n'omu.

See the chapter Copy

Luganda Bible 2003

16 Baraki n'awondera amagaali era n'eggye okutuuka mu Aroseti ekya Bannamawanga. Eggye lya Sisera lyonna ne littibwa. Ne watasigalawo muntu n'omu.

See the chapter Copy




Abalam 4:16

Follow us:

Advertisements


Advertisements