Abalam 4:10 - Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya10 Baraki n’ayita ab’ekika kya Zebbulooni n’ekya Nafutaali bakuŋŋaanire e Kedesi, abasajja omutwalo gumu ne bamugoberera awamu ne Debola. See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI10 Balaki n'akunga ab'ekika kya Zebbulooni n'ekya Nafutaali abasajja omutwalo gumu (10,000), ne bamugoberera ne bakuŋŋaanira e Kedesi; ne Debola n'agenda wamu nabo. See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya10 Balaki n'ayita Zebbulooni ne Nafutaali bakuŋŋaanire e Kedesi; ne bayambukayo abasajja kakumi nga balinnya mu bigere bye: Debola n'ayambukira wamu naye. See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU10 Baraki n'akunga Zebuluni ne Nafutali e Kedesi, abasajja omutwalo gumu ne bamugoberera, ne Debora n'agenda naye. See the chapterLuganda DC Bible 200310 Baraki n'ayita ab'Ekika kya Nafutaali n'ekya Zebbulooni e Kadesi, abasajja omutwalo gumu, ne bamugoberera. Debora n'agenda wamu naye. See the chapterLuganda Bible 200310 Baraki n'ayita ab'Ekika kya Nafutaali n'ekya Zebbulooni e Kadesi, abasajja omutwalo gumu, ne bamugoberera. Debora n'agenda wamu naye. See the chapter |