Online Bible

- Advertisements -




Abalam 3:9 - Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

9 Naye Abayisirayiri bwe baalaajanira Mukama, kyeyava abawa omulwanyi omuzira okubanunula erinnya lye Osunieri azaalibwa Kenezi muto wa Kalebu.

See the chapter Copy

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

9 Awo abaana ba Isiraeri bwe bakaabira Mukama, Mukama n'abayimusiza omulokozi Osunieri mutabani wa Kenazi, oyo ye yali muto wa Kalebu.

See the chapter Copy

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

9 Awo abaana ba Isiraeri bwe bakaabira Mukama, Mukama n'abayimusiza omulokozi abaana ba Isiraeri, eyabalokola, ye Osunieri mutabani wa Kenazi, ye mwanawaabo owa Kalebu.

See the chapter Copy

BIBULIYA ENTUKUVU

9 Naye Abayisirayeli ne bawanjagira Omukama, Omukama n'ateerawo Abayisirayeli omununuzi eyabanunula, Otunyeli mutabani wa Kenazi, muto wa Kalebu.

See the chapter Copy

Luganda DC Bible 2003

9 Awo Abayisirayeli ne bakaabirira Mukama, n'abatumira omuntu eyabanunula, ye Otiniyeeli, mutabani wa Kalebu, muto wa Kenazi.

See the chapter Copy

Luganda Bible 2003

9 Awo Abayisirayeli ne bakaabirira Mukama, n'abatumira omuntu eyabanunula, ye Otiniyeeli, mutabani wa Kalebu, muto wa Kenazi.

See the chapter Copy




Abalam 3:9

Follow us:

Advertisements


Advertisements