Online Bible

- Advertisements -




Abalam 3:7 - Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

7 Abayisirayiri ne bakola ebibi mu maaso ga Mukama, ne beerabira Mukama Katonda waabwe ne basinzanga Babaali ne Baasera.

See the chapter Copy

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

7 Abaana ba Isiraeri ne bakola ekyali mu maaso ga Mukama ekibi, ne beerabira Mukama Katonda waabwe, ne baaweerezanga Baali ne Asera.

See the chapter Copy

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

7 Abaana ba Isiraeri ne bakola ekyali mu maaso ga Mukama ekibi, ne beerabira Mukama Katonda waabwe, ne baweerezanga Babaali ne Baasera.

See the chapter Copy

BIBULIYA ENTUKUVU

7 Abayisirayeli baakola bubi mu maaso g'Omukama; beerabira Omukama Katonda waabwe ne baweereza Babaali ne Baasera.

See the chapter Copy

Luganda DC Bible 2003

7 Abayisirayeli ne beerabira Mukama, Katonda waabwe, ne bakola ebibi ne bamunyiiza, ne basinza balubaale Baali ne Asera.

See the chapter Copy

Luganda Bible 2003

7 Abayisirayeli ne beerabira Mukama, Katonda waabwe, ne bakola ebibi ne bamunyiiza, ne basinza balubaale Baali ne Asera.

See the chapter Copy




Abalam 3:7

Follow us:

Advertisements


Advertisements