Abalam 3:4 - Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya4 Era gaalekebwawo okugezesa Abayisirayiri obanga baligondera amateeka ga Mukama ge yalagira bajjajjaabwe ng’ayita mu Musa. See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI4 Baali bakugezesa Abaisiraeri okulaba oba banaawuliranga ebiragiro bya Mukama, bye yalagira bajjajjaabwe nga ayita mu Musa. See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya4 Era baali ba kukema Isiraeri, okumanya oba nga bagenda okuwulira ebiragiro bya Mukama, bye yalagira bajjajjaabwe ku bwa Musa. See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU4 Gaali ga kugezesa Yisirayeli okulaba oba banaawulira ebiragiro Omukama bye yali awadde bajjajjaabwe ng'ayita mu Musa. See the chapterLuganda DC Bible 20034 Baali ba kugeza Bayisirayeli okulaba oba nga banaawuliranga ebiragiro bya Mukama, bye yalagira bajjajjaabwe, ng'ayita mu Musa. See the chapterLuganda Bible 20034 Baali ba kugeza Bayisirayeli okulaba oba nga banaawuliranga ebiragiro bya Mukama, bye yalagira bajjajjaabwe, ng'ayita mu Musa. See the chapter |