Abalam 3:28 - Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya28 N’abagamba nti, “Mungoberere kubanga Mukama abawadde obuwanguzi ku balabe bammwe Abamowaabu.” Ne bamugoberera ne bawamba ekifo awasomokerwa ekyali kyolekedde aba Mowaabu ku mugga Yoludaani; Abayisirayiri ne bataganya muntu yenna kusomoka. See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI28 n'abagamba nti, “Mungoberere; kubanga Mukama agabudde abalabe bammwe Abamowaabu mu mukono gwammwe.” Ne bamugoberera, ne bakwata ekifo Abamowaabu we baali abokusomokera omugga Yoludaani, ne bataganya muntu n'omu okusomoka. See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya28 N'abagamba nti Mungoberere: kubanga Mukama agabudde abalabe bammwe Abamowaabu mu mukono gwammwe. Ne bamugoberera ne baserengeta, ne beekwata emisomoko gya Yoludaani nga balwana n'Abamowaabu, ne bataganya muntu kusomoka. See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU28 N'abagamba nti “Mungoberere, kubanga Omukama awaddeyo mu mikono gyammwe Mowabu omulabe wammwe.” Ne bakkirira naye, ne bawamba emisomoko gya Yorudani awasomokerwa okulaga mu Mowabu, nga tebakyaganya muntu n'omu kusomoka. See the chapterLuganda DC Bible 200328 N'agamba nti: “Mungoberere, Mukama abawadde okuwangula abalabe bammwe Abamowaabu.” Ne bagoberera Ehudi, ne baserengeta, ne beekwata ekifo Abamowaabu we baali ab'okusomokera Omugga Yorudaani, ne bataganya muntu n'omu kusomoka. See the chapterLuganda Bible 200328 N'agamba nti: “Mungoberere, Mukama abawadde okuwangula abalabe bammwe Abamowaabu.” Ne bagoberera Ehudi, ne baserengeta, ne beekwata ekifo Abamowaabu we baali ab'okusomokera Omugga Yorudaani, ne bataganya muntu n'omu kusomoka. See the chapter |