Abalam 3:22 - Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya22 ekitala kyonna n’ekiti kyakyo ne kimubuliramu, amasavu ne gakibuutikira era n’atayinza na kukisowolamu. Ebyenda bya kabaka ne biyiika. See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI22 Ekitala kyonna ne kimubuliramu n'ekiti kyakyo, amasavu ne gazibikira we kiyingiridde. Ekudi teyakisikaamu mu lubuto lwa kabaka, ne kiggukira emabega. See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya22 n'ekiti nakyo ne kibuliramu; amasavu ne gazibikira ekitala we kiyingiridde, kubanga teyasowola kitala mu lubuto lwe, ne kiviiramu nnyuma. See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU22 Empiima n'eggweera mu lubuto n'ekiti kyayo kyonna n'efulumira mu mugongo. Amasavu gaagibikkira yonna mu lubuto kubanga teyagisikaamu. See the chapterLuganda DC Bible 200322 Ekitala kyonna ne kimubuliramu n'ekiti kyakyo, amasavu ne gazibikira we kiyingiridde. Ehudi teyakisikaamu mu lubuto lwa kabaka, ne kiggukira emabega. See the chapterLuganda Bible 200322 Ekitala kyonna ne kimubuliramu n'ekiti kyakyo, amasavu ne gazibikira we kiyingiridde. Ehudi teyakisikaamu mu lubuto lwa kabaka, ne kiggukira emabega. See the chapter |