Online Bible

- Advertisements -




Abalam 21:8 - Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

8 Ne beebuuza nti, “Kika ki ku bika bya Isirayiri ekitaayambuka Mizupa mu maaso ga Mukama Katonda?” Ne bazuula nga mu Yabesugireyaadi tewaavaayo muntu eyajja mu lukuŋŋaana.

See the chapter Copy

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

8 Ne beebuuza nti, “Kika ki mu bika bya Isiraeri ekitaagenda mu lukuŋŋaana lwa Mukama olwali e Mizupa?” Ne bazuula nga mu Yabesugireyaadi temwava muntu eyaagenda mu lukkuŋŋaana lwa Mukama.

See the chapter Copy

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

8 Ne boogera nti Kika ki ku bika bya Isiraeri ekitayambuka eri Mukama e Mizupa? Era, laba, mu Yabesugireyaadi temwava muntu okugenda mu lusiisira eri ekkuŋŋaaniro.

See the chapter Copy

BIBULIYA ENTUKUVU

8 Awo ne bagamba nti: “Mu bika byonna ebya Yisirayeli, ani atazze mu lukuŋŋaana wa Mukama mu Mizupa?” Ne bazuula nga mu lusiisira tewaali n'omu yali azze mu lukuŋŋaana okuva mu Yabesi-Gileyaadi,

See the chapter Copy

Luganda DC Bible 2003

8 Ne babuuza nti: “Baani ab'omu Bika bya Yisirayeli abataayambuka Mizupa mu lukuŋŋaana mu maaso ga Mukama?” Ne bazuula nga mu Yabesi eky'e Gileyaadi tewali n'omu yajja mu lusiisira mu lukuŋŋaana.

See the chapter Copy

Luganda Bible 2003

8 Ne babuuza nti: “Baani ab'omu Bika bya Yisirayeli abataayambuka Mizupa mu lukuŋŋaana mu maaso ga Mukama?” Ne bazuula nga mu Yabesi eky'e Gileyaadi tewali n'omu yajja mu lusiisira mu lukuŋŋaana.

See the chapter Copy




Abalam 21:8

Follow us:

Advertisements


Advertisements