Online Bible

- Advertisements -




Abalam 21:7 - Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

7 Tunaabakolera ki okubafunira abakazi, obanga ffe ffennyini twerayiridde eri Mukama obutabawa bawala baffe okubafumbirwa?”

See the chapter Copy

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

7 Tulibalabira tutya abakazi abo abasigaddewo, kubanga twalayira eri Mukama obutabawanga ku bawala baffe okubawasa?”

See the chapter Copy

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

7 Tulibalabira tutya abakazi abo abasigaddewo, kubanga twalayira Mukama obutabawanga ku bawala baffe okubawasa?

See the chapter Copy

BIBULIYA ENTUKUVU

7 Tukole tutya abasigaddewo okubafunira abakazi, anti twalayira dda ffenna ew'Omukama nti tetugenda kubafumbiza bawala baffe.”

See the chapter Copy

Luganda DC Bible 2003

7 Abasajja Ababenyamiini abasigaddewo, tunaabalabira tutya abakazi ab'okuwasa, ng'ate twalayirira Mukama obutabawa bawala baffe?”

See the chapter Copy

Luganda Bible 2003

7 Abasajja Ababenyamiini abasigaddewo, tunaabalabira tutya abakazi ab'okuwasa, ng'ate twalayirira Mukama obutabawa bawala baffe?”

See the chapter Copy




Abalam 21:7

Follow us:

Advertisements


Advertisements