Abalam 21:2 - Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya2 Awo abantu ne bagenda e Beseri ne batuula eyo okutuusa akawungeezi nga bakaabira Katonda, nga bayimusa eddoboozi lyabwe, nga bakuba ebiwoobe, See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI2 Abantu ne bagenda e Beseri mu maaso ga Mukama, ne babeera eyo okuva enkya okutuusa akawungeezi, ne bayimusa amaloboozi gabwe ne bakaaba nnyo amaziga. See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya2 Abantu ne bajja e Beseri, ne batuula eyo okutuusa akawungeezi mu maaso ga Katonda, ne bayimusa amaloboozi gaabwe, ne bakaaba nnyo amaziga. See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU2 Abantu ne bajja e Beteli ne batuula mu maaso ga Katonda okutuusa akawungeezi; ne basitula amaloboozi gaabwe ne bakaaba nnyo nga bagamba nti: See the chapterLuganda DC Bible 20032 Awo Abayisirayeli ne bagenda e Beteli, ne batuula eyo mu maaso ga Mukama, okutuusa akawungeezi. Ne batema emiranga ne bakaaba nnyo amaziga, See the chapterLuganda Bible 20032 Awo Abayisirayeli ne bagenda e Beteli, ne batuula eyo mu maaso ga Mukama, okutuusa akawungeezi. Ne batema emiranga ne bakaaba nnyo amaziga, See the chapter |