Abalam 2:7 - Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya7 Abayisirayiri ne baweerezanga Mukama mu kiseera kyonna ekya Yoswa era ne mu kiseera kyonna eky’abakulembeze abaawangaala okusinga Yoswa era abaalaba ebikolwa eby’amaanyi Mukama bye yakolera Abayisirayiri. See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI7 Abantu ne baweerezanga Mukama ennaku zonna eza Yoswa, n'ennaku zonna ez'abakadde abaawangaala okusinga Yoswa, abaalaba omulimu gwonna Mukama gwe yakolera Isiraeri. See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya7 Abantu ne baweerezanga Mukama ennaku zonna eza Yoswa, n'ennaku zonna ez'abakadde abaawangaala okusinga Yoswa, abaalaba omulimu gwonna ogwa Mukama omunene gwe yakolera Isiraeri. See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU7 Abantu baaweerezanga Omukama ebbanga lyonna Yoswa ng'akyali mulamu, ne mu biseera by'abakadde abaawangaala okumusinga, abaamanya byonna Omukama bye yali akoledde Yisirayeli. See the chapterLuganda DC Bible 20037 Abayisirayeli baaweerezanga Mukama ebbanga lyonna Yoswa lye yamala nga mulamu, era n'ebbanga lyonna, nga wakyaliwo abakulembeze, abaamusinga okuwangaala, abaalaba ku bikuuno byonna, Mukama bye yakolera Yisirayeli. See the chapterLuganda Bible 20037 Abayisirayeli baaweerezanga Mukama ebbanga lyonna Yoswa lye yamala nga mulamu, era n'ebbanga lyonna, nga wakyaliwo abakulembeze, abaamusinga okuwangaala, abaalaba ku bikuuno byonna, Mukama bye yakolera Yisirayeli. See the chapter |