Abalam 2:6 - Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya6 Awo Yoswa bwe yamala okulagira Abayisirayiri baabuke, buli omu ku bo n’agenda okugabana ekitundu kye yasuubizibwa. See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI6 Awo Yoswa bwe yamala okusiibula abantu, abaana ba Isiraeri ne bagenda buli omu mu butaka bwe yagabana. See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya6 Awo Yoswa bwe yamala okusiibula abantu, abaana ba Isiraeri ne bagenda buli muntu mu busika bwe okulya ensi. See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU6 Yoswa bwe yamala okusiibula abantu, Abayisirayeli ne badda buli omu mu busika bwe, ensi bagitwale. See the chapterLuganda DC Bible 20036 Awo Yoswa n'asiibula Abayisirayeli ne bagenda, buli omu okufuna ekitundu ky'ensi kye yagabana. See the chapterLuganda Bible 20036 Awo Yoswa n'asiibula Abayisirayeli ne bagenda, buli omu okufuna ekitundu ky'ensi kye yagabana. See the chapter |