Online Bible

- Advertisements -




Abalam 2:22 - Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

22 Wabula nzija kukozesa amawanga gano okugezesa Abayisirayiri okulaba obanga banaafaayo okunywerera mu kkubo lya Mukama nga bajjajjaabwe bwe baakola, oba nedda.”

See the chapter Copy

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

22 ndyoke ngezese Isiraeri nga mpita mu mawanga ago ndabe oba banaakwatanga amakkubo gange nga bajjajjaabwe bwe bakola oba tebagakwatanga.”

See the chapter Copy

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

22 ndyoke nkeme Isiraeri olw'abo oba nga banaakwatanga ekkubo lya Mukama okulitambulirangamu, nga bajjajjaabwe bwe baalikwata, nantiki si weewaawo.

See the chapter Copy

BIBULIYA ENTUKUVU

22 ngeyambise okugeza Yisirayeli, ndabe oba banaakwata amakubo g'Omukama, bagagoberere nga bajjajjaabwe bwe baakola, oba nedda.”

See the chapter Copy

Luganda DC Bible 2003

22 Nja kuyita mu bo okugeza Abayisirayeli, ndabe oba nga banaakwatanga, oba tebaakwatenga makubo gange, nga bajjajjaabwe bwe baagakwatanga.”

See the chapter Copy

Luganda Bible 2003

22 Nja kuyita mu bo okugeza Abayisirayeli, ndabe oba nga banaakwatanga, oba tebaakwatenga makubo gange, nga bajjajjaabwe bwe baagakwatanga.”

See the chapter Copy




Abalam 2:22

Follow us:

Advertisements


Advertisements