Abalam 13:8 - Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya8 Awo Manowa ne yeegayirira Mukama Katonda ng’agamba nti, “Ayi Mukama, omusajja wa Katonda gwe watutumidde, akomewo. Ajje atuyigirize kye tuteekwa okukolera omulenzi anaatuzaalirwa.” See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI8 Awo Manowa n'alyoka yeegayirira Mukama n'ayogera nti, “Ayi Mukama, nkwegayirira, omusajja wa Katonda gwe watuma akomewo gyetuli omulundi ogwokubiri atuyigirize bwe tulikola omwana agenda okuzaalibwa.” See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya8 Awo Manowa n'alyoka yeegayirira Mukama n'ayogera nti Ai Mukama, nkwegayirira, omusajja wa Katonda gwe watuma ajje gye tuli olw'okubiri, atuyigirize bwe tulikola omwana agenda okuzaalibwa. See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU8 Manowa n'awanjagira Omukama nti: “Ayi Mukama, nkwegayiridde, kkiriza omuntu wa Katonda gwe watumye akomewo gye tuli atubuulire kye tunaakolera omwana anaazaalibwa.” See the chapterLuganda DC Bible 20038 Awo Manowa ne yeegayirira Mukama ng'agamba nti: “Ayi Mukama, nkwegayiridde, omuntu wa Katonda oyo gwe watumye, muleke adde gye tuli, atutegeeze kye tulikolera omwana, agenda okuzaalibwa.” See the chapterLuganda Bible 20038 Awo Manowa ne yeegayirira Mukama ng'agamba nti: “Ayi Mukama, nkwegayiridde, omuntu wa Katonda oyo gwe watumye, muleke adde gye tuli, atutegeeze kye tulikolera omwana, agenda okuzaalibwa.” See the chapter |