Online Bible

- Advertisements -




Abalam 13:6 - Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

6 Awo omukazi n’agenda n’ategeeza bba, ng’agamba nti, “Omusajja wa Katonda yandabikidde mu kifaananyi kya malayika wa Katonda, era natidde nnyo. Simubuuzizza gy’avudde, ate era naye tambulidde linnya lye.

See the chapter Copy

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

6 Awo omukazi n'alyoka ajja n'abuulira bba, ng'agamba nti, “Omusajja wa Katonda azze gye ndi, amaaso ge gabadde nga aga malayika wa Katonda, nga ga ntiisa nnyo. Simubuuzizza gy'avudde naye tambuulidde linnya lye;

See the chapter Copy

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

6 Awo omukazi n'alyoka ajja abuulira bba, ng'ayogera nti Omusajja wa Katonda azze gye ndi, n'amaaso ge gabadde ng'amaaso ga malayika oyo owa Katonda, ag'entiisa ennyingi; so simubuuzizza gy'avudde, so n'atambuulira linnya lye:

See the chapter Copy

BIBULIYA ENTUKUVU

6 Omukazi n'agenda eri bba n'amugamba nti: “Omuntu wa Katonda yazze gye ndi, enfaanana ye ng'ali nga malayika w'Omukama, ng'atiisa nnyo. Saamubuuzizza gye yavudde, naye teyambuulidde linnya lye.

See the chapter Copy

Luganda DC Bible 2003

6 Awo omukazi n'agenda n'abuulira bba nti: “Omuntu wa Katonda azze gye ndi, ng'amaaso ge gatiisa ng'aga malayika wa Katonda. Simubuuzizza gy'avudde, era tambuulidde linnya lye.

See the chapter Copy

Luganda Bible 2003

6 Awo omukazi n'agenda n'abuulira bba nti: “Omuntu wa Katonda azze gye ndi, ng'amaaso ge gatiisa ng'aga malayika wa Katonda. Simubuuzizza gy'avudde, era tambuulidde linnya lye.

See the chapter Copy




Abalam 13:6

Follow us:

Advertisements


Advertisements