Abalam 13:3 - Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya3 Malayika wa Mukama Katonda n’alabikira omukazi n’amugamba nti, “Laba, kaakano, oli mugumba era atazaalanga ku mwana, naye oliba olubuto n’ozaala omwana wabulenzi. See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI3 Malayika wa Mukama n'alabikira omukazi n'amugamba nti, “Laba nno, oli mugumba so tozaala; naye oliba olubuto, era olizaala omwana wa bulenzi. See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya3 Malayika wa Mukama n'alabikira omukazi n'amugamba nti Laba nno, oli mugumba so tozaala: naye oliba olubuto, era olizaala omwana wa bulenzi. See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU3 Malayika w'Omukama n'alabikira omukazi oyo n'amugamba nti: “Kati oli mugumba, tolina mwana; naye ojja kufuna olubuto, ozaale omwana wa bulenzi. See the chapterLuganda DC Bible 20033 Malayika wa Mukama n'alabikira omukazi oyo n'amugamba nti: “Oli mugumba, tozaalanga ku mwana. Naye ojja kuba olubuto, ozaale omwana wa bulenzi. See the chapterLuganda Bible 20033 Malayika wa Mukama n'alabikira omukazi oyo n'amugamba nti: “Oli mugumba, tozaalanga ku mwana. Naye ojja kuba olubuto, ozaale omwana wa bulenzi. See the chapter |