Online Bible

- Advertisements -




Abalam 13:23 - Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

23 Naye mukazi we n’amugamba nti, “Singa Mukama Katonda yabadde wa kututta, teyandisiimye kiweebwayo ekyokebwa n’ekiweebwayo eky’empeke okuva gye tuli, newaakubadde okutulaga ebintu bino byonna, wadde okututegeeza kino.”

See the chapter Copy

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

23 Naye mukazi we n'amugamba nti, “Singa Mukama abadde ayagala kututta, teyandikkirizza ekiweebwayo kyaffe ekyokebwa n'ekiweebwayo eky'obutta, so teyanditubuulidde bigambo ebyo byonna.”

See the chapter Copy

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

23 Naye mukazi we n'amugamba nti Oba nga Mukama abadde ayagala okututta, teyandikkirizza ekiweebwayo ekyokebwa n'ekiweebwayo eky'obutta eri omukono gwaffe, so teyanditulaze bigambo ebyo byonna, so teyanditubuulidde mu biro bino ebigambo ebiri bwe bityo.

See the chapter Copy

BIBULIYA ENTUKUVU

23 Mukazi we n'amwanukula nti: “Singa Omukama yayagadde kututta, teyandikkirizza kitambiro ekyokye n'ekitone eky'obuwunga ebivudde mu ngalo zaffe; teyanditulaze ku bino byonna; teyanditutegeezezza na bino.”

See the chapter Copy

Luganda DC Bible 2003

23 Kyokka mukazi we n'addamu nti: “Singa Mukama abadde ayagala kututta, teyandikirizza ekiweebwayo kyaffe ekyokebwa, n'ekiweebwayo eky'emmere ey'empeke. Era teyanditulaze bino byonna, wadde okutubuulira kaakano ebiri nga bino.”

See the chapter Copy

Luganda Bible 2003

23 Kyokka mukazi we n'addamu nti: “Singa Mukama abadde ayagala kututta, teyandikirizza ekiweebwayo kyaffe ekyokebwa, n'ekiweebwayo eky'emmere ey'empeke. Era teyanditulaze bino byonna, wadde okutubuulira kaakano ebiri nga bino.”

See the chapter Copy




Abalam 13:23

Follow us:

Advertisements


Advertisements