Online Bible

- Advertisements -




Abalam 13:1 - Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

1 Awo abaana ba Isirayiri ne beeyongera okukola ebibi mu maaso ga Mukama. Mukama Katonda kyeyava abagabula mu mukono gw’Abafirisuuti okumala emyaka amakumi ana.

See the chapter Copy

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

1 Awo abaana ba Isiraeri ne beeyongera nate okukola ekibi mu maaso ga Mukama; Mukama n'abawaayo okufugibwa Abafirisuuti okumala emyaka ana (40).

See the chapter Copy

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

1 Awo abaana ba Isiraeri ne beeyongera nate okukola ekyali mu maaso ga Mukama ekibi; Mukama n'abagabulira mu mukono gw'Abafirisuuti emyaka ana.

See the chapter Copy

BIBULIYA ENTUKUVU

1 Abayisirayeli ne baddamu okweyisa obubi mu maaso g'Omukama; Omukama n'abawaayo mu mikono gy'Abafilisitiini okumala emyaka ana.

See the chapter Copy

Luganda DC Bible 2003

1 Awo Abayisirayeli ne beeyongera nate okukola ebibi ne banyiiza Mukama. Mukama n'abaleka okufugibwa Abafilistiya okumala emyaka amakumi ana.

See the chapter Copy

Luganda Bible 2003

1 Awo Abayisirayeli ne beeyongera nate okukola ebibi ne banyiiza Mukama. Mukama n'abaleka okufugibwa Abafilistiya okumala emyaka amakumi ana.

See the chapter Copy




Abalam 13:1

Follow us:

Advertisements


Advertisements